buli muntu aba nekilooto
you can call it a dream
i know nawe oyina ekilooto kyo
but to be your dream you have to be yourself yo
Linus g'amanya, nage kino kyekyali ekilooto kyange
i had to be myself okutuka wano wendi
naye sooka ompulilize
yeah..luli nno mwana
nalina kyali wange eyali apowa nga yeah
olwa ebigambo abatamwagala byebamugamba kyali wange yapowa nga
mbu anti yali mwana wakukyalo
nga ebya city mwana tabipapila nnyo
too quick yalina okiyiya abeewo
nantasangika sangika nga etaama lyenkoko
entandika nkimanyi si yenyangu
naye olina okusigala nga okitambuza oli mulamu
its not about the money
naye ekituffu kili kugwe engeli jolaba your journey
look at me doin muh thing
jendaga ndabayo
nebwebakulumba mwana nebakutijanya
just be yourself
the only way to win you gotta stay so strong
and be yourself
abala nebwebakulekawo
ebizibu byensi nebikunyigiliza byoona
you are your hero
muli munda gwe tokimanyi nti oyina kubela gwe
you gotta be yourself to be who you are
you gotta be yourself to be who you are
yo..olugendo lwenatandika mu 2010
sisobola kululeka nga silumazze..true story
nzijukila olunaku show!!!
bwenajilabila emabega eyo back stage nga ninze mwana
nga bangamba lindako ogenda okikuba
kyooka ba upcoming baggwawo nga tebanampita
nabilaba mwana nebinsobera
programmer katte mugobele nga ensowera..yeah
muli nze nkimanyi mbu siinze asinga naye mpola mpola nkimanyi nja kuba ku top charts
nga bwolaba Spice, Ffefe Bussi, Fik Fameika, Gravity, Bebe silent majority, B2C, Weasel, Gunter, Sheebah, Cindy, Dr. Chameleone
ne Ykee Benda, Geosteady, Nina Rozbud, John Blaq, King Saha, Pallaso en muh bro Jek Anzo
lets keep it goin bro
yeah everybody's name dropped down mu verse eno
they all came from nothing to something
totya bwemba nga sikukonyeko
naye kimanye nti nawe tukulabilako
so kyenkugamba manya kili kimu
tobiloberamu sigala nga webereramu
nebwebakulumba mwana nebakutijanya
just be yourself
the only way to win you gotta stay so strong
and be yourself
abalala nebwebakulekawo
ebizibu byensi nebikunyigiliza byoona
your are your hero
muli munda gwe tokimanyi nti oyina kubela gwe
you gotta be yourself to be who you are
you gotta be yourself to be who you are
everybody has a long way to go
to achieving buli kilooto kye
Fresh Kid wama sooka osome
to make your future more brighter ahead
life is a journey
olina okugumikiriza
time is precious if wasted disastrous
you gotta be yourself
yeah...you gotta be yourself
nah yah seh meh
yeah yeah yeah
bajja kukiliza