buli muntu aba nekilooto you can call it a dream i know nawe oyina ekilooto kyo but to be your dream you have to be yourself yo Linus g'amanya, nage kino kyekyali ekilooto kyange i had to be myself okutuka wano wendi naye sooka ompulilize yeah..luli nno mwana nalina kyali wange eyali apowa nga yeah olwa ebigambo abatamwagala byebamugamba kyali wange yapowa nga mbu anti yali mwana wakukyalo nga ebya city mwana tabipapila nnyo too quick yalina okiyiya abeewo nantasangika sangika nga etaama lyenkoko entandika nkimanyi si yenyangu naye olina okusigala nga okitambuza oli mulamu its not about the money naye ekituffu kili kugwe engeli jolaba your journey look at me doin muh thing jendaga ndabayo nebwebakulumba mwana nebakutijanya just be yourself the only way to win you gotta stay so strong and be yourself abala nebwebakulekawo ebizibu byensi nebikunyigiliza byoona you are your hero muli munda gwe tokimanyi nti oyina kubela gwe you gotta be yourself to be who you are you gotta be yourself to be who you are yo..olugendo lwenatandika mu 2010 sisobola kululeka nga silumazze..true story nzijukila olunaku show!!! bwenajilabila emabega eyo back stage nga ninze mwana nga bangamba lindako ogenda okikuba kyooka ba upcoming baggwawo nga tebanampita nabilaba mwana nebinsobera programmer katte mugobele nga ensowera..yeah muli nze nkimanyi mbu siinze asinga naye mpola mpola nkimanyi nja kuba ku top charts nga bwolaba Spice, Ffefe Bussi, Fik Fameika, Gravity, Bebe silent majority, B2C, Weasel, Gunter, Sheebah, Cindy, Dr. Chameleone ne Ykee Benda, Geosteady, Nina Rozbud, John Blaq, King Saha, Pallaso en muh bro Jek Anzo lets keep it goin bro yeah everybody's name dropped down mu verse eno they all came from nothing to something totya bwemba nga sikukonyeko naye kimanye nti nawe tukulabilako so kyenkugamba manya kili kimu tobiloberamu sigala nga webereramu nebwebakulumba mwana nebakutijanya just be yourself the only way to win you gotta stay so strong and be yourself abalala nebwebakulekawo ebizibu byensi nebikunyigiliza byoona your are your hero muli munda gwe tokimanyi nti oyina kubela gwe you gotta be yourself to be who you are you gotta be yourself to be who you are everybody has a long way to go to achieving buli kilooto kye Fresh Kid wama sooka osome to make your future more brighter ahead life is a journey olina okugumikiriza time is precious if wasted disastrous you gotta be yourself yeah...you gotta be yourself nah yah seh meh yeah yeah yeah bajja kukiliza