Philly Bongoley Lutaaya - Tumusinze lyrics

Published

0 329 0

Philly Bongoley Lutaaya - Tumusinze lyrics

Tumusinze Tumusinze Aleluuuya Tuli mu maso ge Fe abana be Tufukamire tumusabe Tumusinse Tuli mu kisibo kye Mu nyumba ye Ekigambo kye Ye tabaza Tetutye nga kizikiza Sitani nokukemebwa nga Yesu yabiwangula Tumusinze Tunatambulira wamu Mu kubo lye Ne tumwebazanga nokuyimba Yatuwa ebitone bye Ebitweyagaza okukamala Leka muyimbire nga bulijo Tumusinze Tumusinze Aleluuuya Tumusinze Tumusinze Aleluuuya Tuli mu maso ge Fe abana be Tufukamire tumusabe Tumusinse Tuli mu kisibo kye Mu nyumba ye Ekigambo kye Ye tabaza Tetutye nga kizikiza Sitani nokukemebwa nga Yesu yabiwangula Tumusinze Tunatambulira wamu Mu kubo lye Ne tumwebazanga nokuyimba Yatuwa ebitone bye Ebitweyagaza okukamala Leka muyimbire nga bulijo Tumusinze Tumusinze Aleluuuya Tuli mwebaza tutya Fe abadu be Olwe bitonde byensi Byeyatonda Egulu nensi Eyo mu bwegula Wade buziba Mu gayanja Ebyo byeyatuwa tubikozese Nga tugoba amakubo gomutonzi Teri kija kutulema Ye tabaza Tunalemwa nga tutya Tunalimbibwa ani Ekigambo kye Ye tabaza Yatuwa ebitone bye Ebitweyagaza okukamala Leka muyimbire nga bulijo Tumusinze Tumusinze Aleluuuya