Eddy Kenzo - Tweyagale lyrics

Published

0 774 0

Eddy Kenzo - Tweyagale lyrics

Nze eno ensi tenemazaamu Dunia tenemazaamu Tenkozesa bintu bikyaamu Seguya mwana Adam Kuba abamu muli bakyaamu (eh muli bakyaamu) Nze ndiwo kubeera nice Oyagala ka opportunity Nkuwe ka chance Wano lwolingulira caayi Owa matta nga kuliko namajaani Waliwo abankyuunya mu biri ebizibu Nga bagaala ngwe nve mu mirimu But still even now am topping (eeh) {Intro} Wama tubbale (wama) Wama tubbale (tweyagale) Wama tubbale (wama) Wama tubbale (tweyagale) Wama tubbale (wama) Wama tubbale (tweyagale) Kuba kati yeffe abaliko Yeffe value yeffe symbol No matter oba ndi single One day njakubeera doublе A wami do le mi do let’s do Signal kyuusa zikube mu nju If you’rе nah do onayiita manju Bali tubaleke bade mu jjuju Ffe tulye mboona sugga na nsujju Tukube verse nga ziri mu biire Ffata mwana muwala boyi tuvimbe (eeh) {Intro} Wama tubbale (wama) Wama tubbale (tweyagale) Wama tubbale (wama) Wama tubbale (tweyagale) Wama tubbale (wama) Wama tubbale (tweyagale) {Bridge} Mr dj Ono atamiidde Kyakalamu (kyakala) Kyakalamu (kyakala) Kyakalamu (kyakala) Kyakalamu Ah No matter waguan Respect deya Nkwagala nyo era sagala akuzoleya Tugatta binji kushota ne kulia Steady (steady) steady (mi yah ready) Steady (steady) steady (mi yah ready) Nze eno ensi tenemazaamu Tenkozesa bintu bikyaamu Vva ku mwana Adam Abamu bakyaamu A wami do le me do let’s do Signal kyuusa zikube mu nju If you’re nah do onayiita manju Bali tubaleke bade mu jjuju Ffe tulye mboona sugga na nsujju Tukube verse nga ziri mu biire Ffata mwana muwala boyi tuvimbe (eeh) Wama tubbale (wama) Wama tubbale (tweyagale) Wama tubbale (wama) Wama tubbale (tweyagale) Kenzooo….. Why are you sober??!